THE FEDERALISM DOCTRINE | OKUDDAMU OKUZIMBA BUPYA EBY’OBULAMU MU UGANDA | SEPTEMBER, 15. 2022

Enkulaakulana y’eggwanga eri mu nkulaakulana y’abantu baayo. N’olwekyo okutondawo emirimo ky’abugagga kikulu nyo eri eggwanga. Sso nga ate abantu abalamu obulungi basobola okukola emirimo egyo okuzimba eggwanga erinywevu ery’olubeerera. Weegatte ku Desire & Sen. Kintu nga batunuulira ekitongole kyebyobulamu butya bwekiyina okufanaana mu Uganda eya FEDERO. PLEASE SUPPORT UNN VIA THESE CHANNELS BELOW PAYPAL: CASHAPP: £GetUNN YOUTUBE: FACEBOOK: WEB:
Back to Top